HowToUse (EngeriY’okukozesa) mukutu ogwa yintaneeti oguddukanyizibwa abantu bassekinnoomu abakkiriza nti abakazi bonna, kababeera nga bawangaalira wa, balina okusobola okufuna engeri z’okujjamu embuto ezitakosa bulamu bwabwe.
HowToUse (EngeriY’okukozesa) mukutu ogwa yintaneeti oguddukanyizibwa abantu bassekinnoomu abakkiriza nti abakazi bonna, kababeera nga bawangaalira wa, balina okusobola okufuna engeri z’okujjamu embuto ezitakosa bulamu bwabwe.
HowToUse (EngeriY’Okukozesa) ekola okugabanya amazima n’ebyetaagisa ebikwaata ku mpeke ezijjamu plubuto – kiki eky’okutunulira nga tonnaba, wa aw’okufunira empeke z’okujjamu olubuto ez’omutiindo, engeri y’okuzikozesa etakosa, kiki eky’okusuubira, wamu ne ddi lwonoonya obuyambi bw’omusawo bwekiba nga kyetaagisa. Tuli wano okuwa abakazi amagezi g’ebetaaga okusobola okuseyeeya mu kujjamu olubuto mu ndaba zabwe nga bbo.
HowToUse kibiina kya nsi yonna – tuli wano okuwa abakazi amagezi n’ebyetaagisa mu nsi yonna. Kati tulina omutigimbano gwa yintaneeti (webusayiti) yaffe evvunnuddwa mu nnimi 30. Oyagala olulimi lwotalaba? Tutuukirire ku info@howtouseabortionpill.org
Okukkaatiriza:
Tukoze buli kisoboka okukakasa nti amagezi agawereddwa mu mpapula za webusayiti matuufu ddala. Naye, ebirimu biyinza okukyusibwa akaseera n’akaseera era abawandiisi tebayiinza kukkiriza kuvunaanibwa olw’obutereevu bw’okumanya okuwerebwa mu kiseera kyonna.
Okutwalira awamu
Ng'okozesa empereza, okkiriziganya n'obukwakulizo bwona obw'empereza, era nga tusobola okubukyusa ekiseera kyona. Olina okukebera olupapula luno buli kiseera okumanya enkyuka kyuka gyetuyinza okukola ku bukwakulizo bw'empereza.
Tusigaza olukusa okujjayo oba okukyusa empereza nga tetulina gwetutegezezza. Tetugenda kubeera na buvunanyizibwa eno webusayiti wevaako mu budde bwona oba mu kiseera kyona. Ekiseera kyona, tusobola okuziyiza okutukirira ebitundu ebimu oba webusayiti yonna.
Eno webusayiti eyinza okubeera n'emiwatwa ejjigenda ku webusayiti endala ('webusayiti eziyungidwako'), ezitadukanyizibwa www.howtouseabortionpill.org. Eno webusayiti terina buyinzaku webusayiti eziyungidwako era terina buvunanyizibwa bwekiriza kulwazo oba kulw'okufirwa oba okwonoona okuyinza okuva mu kuzikozesa. Okukozesa webusayiti eziyungidwako kugenda kubeera wansi wobukwakulizo bw'okukozesa n'empereza eziri mu buli webusayiti sekinoomu.
Eby'obwekusifu
Eby'obwekusifu byaffe, ebiraga engeri gyetugenda okukozesamu ebikukwata ko, bisobola okusangibwa ku www.howtouseabortionpill.org/#privacy-policy. Ng'okozesa webusayiti, owaayo olukusa ku nkola enyonyodwa era okkiriza nti byona byowadeyo bituufu.
Ebitakkirizibwa
Tolina kukozesa bubi webusayiti eno. Togenda: kukola oba kuwagira buzzi bwa musango; kufulumwa oba kutekako kawuka, trojan, ensiring'anyi, bomu y'amagezi oba ekintu ekilala kyona ekyettima, ekiyonoona tekinologiya, ekiyonoona obukakafu oba nga kisobya oba nga kyabuwemu mu ngeri yona; kuyingira mu bumenyi bw'amateeka mu mpereza yona; okwonoona ebiriko; ebireta okunyiga eri abantu abala; okuyingirina olukusa olw'omuntu yena omulala; okuwereza ebirango ebitasabidwa oba obubaka bwona obuwagira ekintu, ebitera okuyitibwa 'spam'; oba okugezaako okukyusa enkola oba enkozesa ya kompyuta oba ebitukidwako okuyitira mu Webusayiti eno.
Okumenya etteeka lino gubera musango era www.howtouseabortionpill.org egenda kuloopa okumenya kweteeka kuno eri abobuyinza abakwasi bamateeka era babategeeze kyoli.
Tetugenda kubeera na buvunanyizibwa ku kufiirwa oba kwonoona okuletebwa okwegaana obulumbaganyi bw'okulumba empeereza, ebiwuka oba ebintu byona ebilala ebisanyawo tekinologiya ebiyinza okukyankalanya kompyuta yo, puloguraamu za kompyuta, obubaka oba ebintu ebilala ebyobwananyini okuva ku nkozesa yo eya webusayiti eno oba okugyayo ebitimbidwako, oba webusayiti eyungidwako.
Ebintu ebyayiyizibwa, sofutiweya n'ebigenderako
Eddembe ly'ebintu ebyayiyizibwa mu sofutiweya n'ebigenderako (nga mwemuli ebifananyi) byosobola okufuna oba okuyitira mu webusayiti bisigala wansi wa www.howtouseabortionpill.org oba abagaba layisinsi era bikumibwa amateeka g'obwananyini n'endagaano okwetoloola ensi. Eddembe lyona weriti likumibwa www.howtouseabortionpill.org n'abagaba layisinsi. Osobola okutereka, okufulumya mu bwino n'okulaga ebigabibwa okubikozesa nga gwe. Tokirizibwa kufulumya, kweyambisa, kugaba oba kudamu kufulumya, mu fomati yona, kintu kyona oba kopi z'obubaka obukugabidwa oba obulabikira ku webusayiti wadde okukozesa obubaka buno obukwatagana ne bizinensi oba ekitongole.
Okwejjako obuvunanyizibwa
Ebintu byona n'obubaka obuweredwa ku webusayiti eno bugendeledwa kusasaanya bubaka okutwalira awamu, okwogerezeganya, n'okusomesa kwokwa. Obubaka obutekedwayo 'nga webuli' n'okukozesa oba okwesigama ku bubaka buno okikola ku lulwo.
Tewali ngeri yona www.howtouseabortionpill.org gyegenda kubeera na buvunanyizibwa eri okufiirwa oba kumenya, nga kwotadde ekisago, ekiva ku bubaka obwatekebwayo ku webusayiti oba okwogerezeganya wakati w'abantu abakozesa webusayiti, wadde nga kwebali oba tebaliiko ku mutimbagano.
Okuyunga ku Webusayiti eno
Osobola okweyunga ku lupapula olusokerwako, kasita okikola mu ngeri ennung'amu era eri mu mateeka era notayonoona kitiibwa kyaffe oba kukikozesa bubi, naye tolina kutekawo kigatta mu ngeri y'okulaga enkolagana yona, okukukiriza oba okusemba okuva gyetuli ng'ate tukuliiwo. Tolina kutekawo mukuttu gwona kuva ku webusayiti gyotalinako bwa nannyini. Eno webusayiti terina kutekebwako musango kulwa webusayiti endala, wadde okutondawo omukuttu ku kitundu kyona ekya webusayiti etali yalupapula lutandikibwako. Tusigaza olukusa okujjayo okugatta olukusa nga tetutegezedwa.
Okwegyako obuvunanyizibwa eri obwananyini ku bubonero, ebifananyi by'abantu n'ebibinja eby'okusatu
Okuleka wekilambikidwa abantu bona (nga mwemuli amannya n'ebifananyi byabwe), obubonero bw'ebibinja ebyokusatu n'obubaka, empeereza n'ebifo ebitekedwa ku webusayiti tebikyali mu ngeri yona kitundu, oba mukutu eri www.howtouseabortionpill.org era tolina kwesigama ku kuberawo kwa nkwatagana oba kuberawo kuno. Obubonero oba amannya ogatekedwa ku webusayiti eno galiko ba bannyini. Akabonero oba erinnya lyekintu kitwalibwa ng'ekintu ekinyonyola oba ekyawula ebintu n'empereza era tekitegeeza nti ebintu oba empereza ezo bisembebwa aba oba kitundu ku www.howtouseabortionpill.org.
Ekiruyi
Okiriza okutwala obuvunanyizibwa, okulwanirirra era n'obutateeka kabi ku www.howtouseabortionpill.org , oba abajjikulira, ba ofiisa, abakozi, abebuzibwako, bakituunzi, n'abasemba, okuva eri ebigambibwa, obuvunanyizibwa, obuvvune ne oba ebisale ekibinja ekyokusatu nga (mwemuli, nga tekili ku, bisale by'amateeka byoka) ebiva ku nkozesa ya webusayiti eno oba kuyingilira bukwakulizo bwa mpereza.
Ebyawukana
www.howtouseabortionpill.org egenda kubeera n'olukusa ekiseera kyona era nga terina gwetegezezza kukyusa, kujjawo oba kwawukanya mpereza ne oba olupapula lwona ku webusayiti eno.
Obukyamu
Singa ekitundu kyona eky'obukwakulizo bw'empereza tekilabibwa (nga kwotadde okwawula obuvunanyizibwa bwetulina gyoli) okukkatiriza ekitundu ekilala eky'obukwakulizo bw'empereza tekigenda kufuna buzibu. Obuwayiro bwona obulala busigala n'amaanyi bu bujjuvu. Nga wekisoboka akawayiro kona oba akali wansi wakawayiro oba ekitundu ky'akawayiro kisobola okuterezebwa okutekawo ekitundu ekilala n'ekifuuka nga kituufu, akawayiro kagenda kuvvunulwa nga wekisanidde. Era, okiriza nti akawayiro kagenda kuterezebwa era kavvunulwemu ngeri efanana eyasooka eyakawayiro nga wekikirizibwa mu mateeka.
Okwemulugunya
Tulina enkola eyokukwasaganya okwemulugunya era gyetugenda okukozesa okugezaako okugonjoola enkayana wezibalukawo, tukusaba otutegeeze wobanga olina okwemulugunya kwona oba eby'okwanukula.
Obutalemera ku kintu
Womenya obukwakulizo buno n'etutaberako na kyetukola, neera tugenda kubeera n'obuyinza obwokukozesa eddembe lyaffe n'ebugonjoola mu mbeera yona endala gyomenye obukwakulizo buno.
Endagaano yona
Obukwakulizo bwempereza eziri waggulu bulina endagaano yona eri ebibinja ebisukka era n'ebikulembera enzikiriziganya eziri wakatiiwo ne www.howtouseabortionpill.org . Obutalemerako oba obukwakulizo bwempereza bugenda kukolebwa mu buwandiike era butekebweko omukono akulira www.howtouseabortionpill.org.
Ebitukwatako:
www.howtouseabortionpill.org ekitegeera era ewa ekitiibwa obwekusifu obwa buli muntu akyalira webusayiti yaffe era tekung'anya bukung'anya naye ekozesa obubaka mu ngeri ez'omugaso gyoli era ne mungeri ekwatagana n'eddembe lyo era eri wansi w'amateeka.
Eno enkola ekwata ku bubaka obukung'anyizidwa ffe nga bwesigama ku nkozesa ya webusayiti yaffe. Tukusaba osome ekiwandiiko ku bwekusifu n'obwegendereza era okakase nti ekitegedde. Okukiriza kwekiwandiiko eky'obwekusifu kitukawo wobeera ng'ogenda kukozesa webusayiti yaffe. Wotakiriziganya na kiwandiiko kya bwekusifu, olina okulekerawo okukozesa webusayiti yaffe mu bunambiro.
Eno Enkola Ebikka
Eno enkola ekwata ku nkozesa ya webusayiti yaffe yokka. Teyeyongerayo ku webusayiti ndala eziyungibwa ku webusayiti yaffe (wadde nga ffe abakuwa emiwatwa egyo oba nga gikuweredwa abantu abalala)' Tetulina buyinza ku ngeri bikukwatako gyebikung'anyizibwa, biterekebwa oba kukozesebwa webusayiti ndala era tukuwa amagezi okukebera ebiwandiiko byabwe ku bwekusifu obwa webusayiti zino nga tonaba kubawa bubaka bwona.
Obubaka Bwetukung'anya
Obubaka okutwalira awamu bugenda kukung'anyizibwa mu bunambiro ku webusayiti yaffe. Wnasi nga wetunyonyola bwebubaka okutwalira ewamu obuyinza okukung'anyizibwa bwoka.
Tetukung'anya bubaka bukukwatako obusobola okulaga ekyo kyoli era n'emubiseera byo mu maaso twagala okukung'anya webityo tumale tufune olukusa lw'abakozesa ewatali kukakibwa.
Tukozesa Tutya Ebikukwatako?
Tutya Era Ludda Wa Gyetutereka Obubaka Bwo?
Tugabana Obubaka Bwo?
| Erinnya lyekibinja | Ekigendelerwa | Obubaka obufulumizidwa |
|---|---|---|
| Okwetegereza kwa Google | Okufuna embalirira ku bivaamu n'abantu | Google erina olupapula lwayo kw'ebyo: https://support.google.com/analytics/answer/6318039?hl=en |
Obutebenkenvu
Tutekawo enkola ey'obutebenkenvu eri ku mutiindo era n'okukuuma obwekusifu bw'abantu abakozesa obubaka. Nga abakozi baffe, bakitunzi n'ebetukola nabo, bakola buli kimu nga webasobola okukuuma ebikukwata ko.
Munda, okulaba ebikwata ku bantu abakozesa webusayiti kiri eri abo bokka abetaaga okubikozesa okutukiriza omulimu gwabwe era nga balina omukago gw'endagaano ey'okukuuma obwekusifu.
Olukusa Okutereka n'Okufulumya Obubaka
Eri abantu abakozesa emikko n'empeereza eziriwo ku Webusayiti Yaffe bayinza okwetagibwa okuwaayo oba okukiriza obubaka obumu okukung'anyizibwa.
Osobola Otya Okutukirira Obubaka Bwo?
Olina olukusa mu mateeka okusaba kopi ey'ebikukwatako byetulina. Tukusaba Otutukirire okumanya ebisingawo ku privacy@howtouseabortionpill.org
Tukozesa Cookies?
"Cookies" bubaka butonotono obutekebwa ku webusayiti ku kompyuta yo. Cookies tezikung'anya bubaka bukukwatako obwekyaama. Tukozesa cookies okwetegereza obubaka ku lupapula lwaffe, obutuyamba okutereka byoyagala ku nkyalo zo ez'omu biseera by'omu maaso. Kino kitukiriza okutegeka webusayiti yaffe okusinziira ku byetaago byo, ekitusobozesa okuwaayo empereza ennung'amu eri bakasitoma baffe. Osobola okukiriza oba okugaana cookies. Tukusaba omanye nti wogaana cookies oyinza obutasobola kukozesa webusayiti yaffe mu bujjuvu bwayo.
Webusayiti yaffe ekozesa ebibalo bya Google, Piwiki ne Vimeo okukung'anya n'okwetegereza ebibalo ekikozesebwa, okutusobozesa okutegeera engeri abantu gyebakozesa Webusayiti Yaffe. Enkozesa yaffe terina kabi ku bwekusifu oba ku nkozesa ya webusayiti yaffe. Kitusobozesa okusigala nga twongerako ku Webusayiti Yaffe, okugifuula ennungi era enyangu okukozesa.
Webusayiti Eziyungidwako
Eno webusayiti eyinza okuberako n'emiwatwa gya webusayiti endala. Tukusaba omanye nti tetulina buvunanyizibwa ku nkola z'abwekusifu ku webusayiti zino endala. Tuwaliriza abakozesa okumanya nti lwebava ku webusayiti eno basome ebiwandiiko ku bwekusifu obwa buli webusayiti gyebakyalira. Wadde nga tegwendereza webusayiti zetutekako emiwatwa oba zetukusindikako, kino ekiwandiiko ku bwekusifu kikola ku bubaka bukung'anyizidwa ku webusayiti yaffe yenyini.
Third party services
We have engaged with Jio Haptik Technologies Limited for providing chatbot services on our website. You can read their privacy policy by clicking on https://haptik.ai/privacy-policy/
Okututukirira
Wobeera nebibuuzo ku Webusayiti yaffe oba ekiwandiiko ku bwekusifu, tukusaba otutukirire ngoyitira ku email ya privacy@howtouseabortionpill.org
Tukusaba okakase nti ekibuuzo kilambulukufu, naddala wekibeera nga kisabidwa ku bikukwatako bye tulina.
Enkyukyuka ku kiwandiiko ky'obwekusifu
Tuyinza okukyusa ekiwandiiko kyaffe ekyobwekusifu nga bwekyetagisa ekiseera kyona, oba nga wekyetagisa mu mateeka. Enkyuka kyuka endala ziyinza okutekebwayo ku webusayiti yaffe era kigenda kutwalibwa nti wakkiriza obukwakulizo ku nkozesa yaffe eyasooka ku webusayiti yaffe okugoberera ebikyusidwa. Tuteesa nti mukebera olupapula luno buli kiseera okumanya ebikyuse.
Ekibanja kumutimbagano kino kiyinza okwagala obulondoola abakozesa n'empereeza endala y'abakwasaganya okukola obulungi. Osobola okusoma Enkola n'Obukwakulizo bwaffe n' Emitendera gy'Okukuuma Ebyama . Okusigala ng'okozesa ekibanja kino, oba otuwa okukkiriza kwo okukola kino.