Mubakyala abamu ebitole biba bya maanyi, nga’bilumanyo okusinga ebyabulijjo ngabali munsonga era no'bunji bwomusaayi buba bunji okusinga ogwensonga za'bakyala. Oyinza okufulumya ebitole byomusaayi ngabyenkana nga eniimu musaawa ezisooka oluvanyuma lwo okumila misoprostol. Mubakyala abalala ebitore bibabyakigero no'musaayi gwegwabulijo.
Olina okunoonya omujanjabi bwotofurumya musaayi oba bwofurumya omusaayi omutono ngabigobererwa obulumi obususe (naddala mukibegabega ekyadyo), kanokasobola okuba akabonero akolubutto olulimu nseke. Yadde kino sikyabulijo, kisobola okutiisa eri obulamu. Osobola nokwebuuza Ku banaffe Ku www.safe2choose.org okwogerako n'omukugu mu byokujamu olubutto bwoba nga okwatidwako.
Ffunna obujanjabi bwovaamu omusaayi ogunyikiza nga paadiz 2 bulisaawa bibiri (2) bwoba olowooza nti olubutto luvuddemu. Okunyikiza kitegeezanti paadi yonna ejula omusaayi e maaso ne mabega, emabali ne mabali ne munda ne munda
Mila obuweke 3-4(200mg) buli luvanyuma lwa 6-8 kikuyamba kukukendeeza ku bulumi. Jukila nti osobola nokumila ibuprofen ngatonaba kukozesa misoprostol.
Osobola okudamu okufuna olubutto mangu nyo munaku nga 8 oluvanyuma lwo obujanjabi bwo kujamu olubutto. Bwe wegatta munsonga zomukwano olina okukozesa enkola za kizaala gumba okwewala olubutto lwo totegekedde.
Oluvanyuma nga misoprostol amazze okumulunguka osobola okunywa ngabwoyagala (ngojeeko omwenge).
Omwenge gulina okwewalibwa mukaseera kubujanjabi okwewala okulemesa enkola yobujanjabi. Omwenge gusobola okwongeza okujja kwomusaayi olumu era nokukendeeza enkola yedagala eddalla lyoba omizze okukendeeza obulumi oba infection. Ewamu, kikubilizibwa okwewala okunywa omwenge mpaka nga okakasiza nti olubuto luvudemu ela nga we wulira bulunji
Abakyala abasinga bajakuvaamu olubutto musaawa nga 4-5 erabajakuwulila bulunji musaawa ezitawera abbili munya (24). Ngabulijjo okusigala nga olabba kumusaayi omutonotono mpaka lwonodamu nsoonga zekikyala mubanga nga lya wiiki 3-4.
Kyabulijo okuwulila nga omulwadde, okuwulila empewo, oba nokufuna amusujja mukiseerakino. Abakazi abasinga bamanya nga olubutto luvuddemu kubanga omusaayi ogufuluma gukendeera era nebawulila burunji.
Abakyala abamu bajja kwetagisa okulongosebwa bwebaba bakyali lubutto oluvanyuma lwokumila akaweke. Jukira! Obujanjabi bwo lubutto oluganye nga olujjamu kulibuliwamu munsi yonna. Olina eddembe okufuna empereza enno newooba nga okujamu olubutto tekukilizibwa oba nga tekuli mumateeka munsiyo.
Mubakyala abamu ebitole biba bya maanyi, nga’bilumanyo okusinga ebyabulijjo ngabali munsonga era no'bunji bwomusaayi buba bunji okusinga ogwensonga za'bakyala. Oyinza okufulumya ebitole byomusaayi ngabyenkana nga eniimu musaawa ezisooka oluvanyuma lwo okumila misoprostol. Mubakyala abalala ebitore bibabyakigero no'musaayi gwegwabulijo.
Olina okunoonya omujanjabi bwotofurumya musaayi oba bwofurumya omusaayi omutono ngabigobererwa obulumi obususe (naddala mukibegabega ekyadyo), kanokasobola okuba akabonero akolubutto olulimu nseke. Yadde kino sikyabulijo, kisobola okutiisa eri obulamu. Osobola nokwebuuza Ku banaffe Ku www.safe2choose.org okwogerako n'omukugu mu byokujamu olubutto bwoba nga okwatidwako.
Ffunna obujanjabi bwovaamu omusaayi ogunyikiza nga paadiz 2 bulisaawa bibiri (2) bwoba olowooza nti olubutto luvuddemu. Okunyikiza kitegeezanti paadi yonna ejula omusaayi e maaso ne mabega, emabali ne mabali ne munda ne munda
Mila obuweke 3-4(200mg) buli luvanyuma lwa 6-8 kikuyamba kukukendeeza ku bulumi. Jukila nti osobola nokumila ibuprofen ngatonaba kukozesa misoprostol.
Oluvanyuma nga misoprostol amulunguse yenna, osobola okulya nga bwoyagala. Emere enkalu ( nga ebimeketebwa) esobola okuyambako Ku kusindukilirwa emeemee, atenga ebikoola ebyakilagala oba enva endiirwa, amajji ne nyama emywuufu bisobola okuyambako okuzaawo ebiliisa byona by’ofilidwa mukuvaamu olubutto.
Oluvanyuma nga misoprostol amazze okumulunguka osobola okunywa ngabwoyagala (ngojeeko omwenge).
Omwenge gulina okwewalibwa mukaseera kubujanjabi okwewala okulemesa enkola yobujanjabi. Omwenge gusobola okwongeza okujja kwomusaayi olumu era nokukendeeza enkola yedagala eddalla lyoba omizze okukendeeza obulumi oba infection. Ewamu, kikubilizibwa okwewala okunywa omwenge mpaka nga okakasiza nti olubuto luvudemu ela nga we wulira bulunji
Abakyala abasinga bajakuvaamu olubutto musaawa nga 4-5 erabajakuwulila bulunji musaawa ezitawera abbili munya (24). Ngabulijjo okusigala nga olabba kumusaayi omutonotono mpaka lwonodamu nsoonga zekikyala mubanga nga lya wiiki 3-4.
Kyabulijo okuwulila nga omulwadde, okuwulila empewo, oba nokufuna amusujja mukiseerakino. Abakazi abasinga bamanya nga olubutto luvuddemu kubanga omusaayi ogufuluma gukendeera era nebawulila burunji.
Abakyala abamu bajja kwetagisa okulongosebwa bwebaba bakyali lubutto oluvanyuma lwokumila akaweke. Jukira! Obujanjabi bwo lubutto oluganye nga olujjamu kulibuliwamu munsi yonna. Olina eddembe okufuna empereza enno newooba nga okujamu olubutto tekukilizibwa oba nga tekuli mumateeka munsiyo.
Ekibanja kumutimbagano kino kiyinza okwagala obulondoola abakozesa n'empereeza endala y'abakwasaganya okukola obulungi. Osobola okusoma Enkola n'Obukwakulizo bwaffe n' Emitendera gy'Okukuuma Ebyama . Okusigala ng'okozesa ekibanja kino, oba otuwa okukkiriza kwo okukola kino.